ABASAWO 4 BAKWATIDDWA E JINJA: Omukazi abadde alumwa okuzaala afiiride mu clinic

7 Просмотры
Издатель
E Jinja Poliisi eriko abasawo 4 beekutte nga ebalanga kulongoosa mukazi ow’olubuto n’afiira mu kalwaliro kaabwe.
Kigambibwa nti bano baaganidde omukazin ono Laila Nagambaki eyabadde alumwa okuzaala, nebagezaako n’okumulongoosa, okukaka nga afudde.
Bino binyiiziza ab’oluganda, nebayita Poliisi okukakkana nga 4 ku basawo bakwatiddwa ba bitebye.
#AgafaEyo #SparkTvUganda


For more news visit
Follow us on Twitter
Like our Facebook page
Категория
Клиника
Комментариев нет.
Яндекс.Метрика